Tujune By Bobi Wine

TUJUNE LYRICS BOBI WINE

Mukama leero nzize nenyike jooli nga nina ensonga zange
Era leero nina ebibuuzi bingyi ebinyiga mutima gwange
Tekitegeza nti byona mukama byokoze nti ssisima
Naye yegwe gwetulopera alina obuyinza obusemba
One day nali mu Ghetto nebambuza
Nti oba mukama bamuwamba netutamanya
Nti oba yeye akyafuga eggule nensi
Lwaki byeyalagira abamu babisa wansi
Abakola ebituufu bebabonabona
Nga abakola ebikyamu bebababonyabonya
Netubulwa oluusi anabagambako kuba nebakabona bbo oluusi babiberamu

Ekyo kiretedde bangi okubusabusa nokukiriza kwabwe kukendede
Balaba bakola bituufu bayisibwa bubi
Nga ate bbo abakola ebikyamu baterede
Nkimanyi buli kiriwo kati kyaberawo ko mubyawandikibwa era tubisomako
Nga bwewalaga amanyi mumirembe jiri
Nsaba nafe otukozese ogalage

Mukama nsaba tujune
Ozibule amaaso abantu balabe
Enjegere zafe zikutuke
Tuwone okuba mumikono jabalabe baffe
Mukama nsaba tujune
Otuwe amanyi tuwaguze
Enjegere zafe zikutuke
Totuleka kuba mumikono jabalabe baffe

My lord
Watusubiza nti bwetukwesiga mukama tuliba bagumu nga olusozzi lwe Sayuni
Notusubiza nti olitekawo emezza maaso gabalabe baffe nobalabisa
Bwebatukuba ku tama erisoka
Mukama twasawe nedala nebalisabula
Bwetwalondawo okukozesa eddembe
Ate bo bakozesa lyanyi era nebatukyunya
Tubayisa bulungi batuyisa bubi
Nebetulaga ekisa batusasuza bukyayi

Kyetuva tusaba otuyambe twerwaneko katonda waffe
Balyoke balabe kyebayita amanyi go katonda waffe
Watugamba nti tubere bamazima gegalitufula abedembe
Era mukama netukikola
Kati abogera amazima wano bebatalina mirembe banji batubwa dda

Mukama nsaba otujune
Ozibule amaaso abantu balabe
Enjegere zafe zikutuke
Tuwone okuba mumikono jabalabe baffe
Mukama nsaba tujune
Otuwe amanyi tuwaguze
Enjegere zafe zikutuke
Totuleka kuba mumikono jabalabe baffe

Mukama leero nzize nenyike jooli nga nina ensonga zange
Era leero nina ebibuuzi bingyi ebinyiga mutima gwange
Ate oba nali mu Ghetto nebambuza
Nti oba mukama bamuwamba netutamanya
Nti oba yeye akyafuga eggule nensi
Lwaki byeyalagira abamu babisa wansi

Kiretedde bangi okubusabusa era nokukiriza kwabwe kukendede
Balaba bakola bituufu bayisibwa bubi
Nga ate bbo abakola ebikyamu baterede
Wagamba nti tubere bamazima gegalitufula abedembe
Ekyo mukama netukikola
Kati abogera amazima wano bebatalina mirembe.

 

Singers Profile

User
Bobi Wine
6604 profile views | 0 comments
view profile

Bobi Wine most played songs

Singa By Bobi Wine...
In De Dance By Bobi Wine Ft Al...
Twogere Cover By Lanah Sophie...
Promise By Bobi Wine...
Nyimbila Kabaka Wange By Bobi ...
Abalungi Balumya By Bobi wine...
For Better For Worse By Bobi W...
Yegwe By Bobi Wine...
Kiwaani By Bobi Wine...
Wendi By Bobi Wine...
Byekwaso By Bobi Wine...
Kikomando By Bobi Wine...
Mr Money By Bobi Wine...
Mwekume By Bobi Wine Ft Weathe...
Man Woman by Bobi Wine Ft N...
Kigwa Leero By Bobi Wine...
Ndayira By Bobi Wine Ft Nubi...
Obululu By Bobi Wine...
Mr Kataala By Bobi Wine...
Matyansi Butyampa By Bobi Wine...
Carolina By Bobi Wine...
Situka By Bobi Wine...
Na Na Na By Bobi Wine...
Omwana Wabandi By Bobi Wine...
Size Yo By Bobi Wine...
Labisa By Bobi Wine ,Nubian L...
Aidah By BobiWine Ft Nubian Li...
Time Bomb By Bobi Wine...
Tuliyambala Engule By Bobi Win...
Nteredde By Bobi wine ft Nubia...
Badman From Kamwokya By Bobi W...
osobola By Bobi Wine...
Kabaseka By Bobi Wine...
Specioza By Bobi Wine...
Nalumansi By Bobi Wine...
Freedom By Bobi Wine...
Ebibuzo By Bobi Wine...
Akalimo By Bobi Wine...
Adam Ne Kawa By Bobi Wine Ft N...
Bam Bam By Bobi Wine...
By Far By Bobi Wine...
Akatengo By Bobi Wine...
Abakulimbalimba By Bobi Wine...
Kyarenga By Bobi Wine...
Nalumansi Remix By Bobi Wine F...
Ogenda By Bobi Wine...
Everything Is Gona Be Alright ...
Christmas yomwaka by HE bobi ...
Afande By Bobi Wine...
Musabba By Nubian Li - Free Mp...