Enyanda By Sheebah Kalungi
win

ENYANDA LYRICS - SHEEBAH

Alexander Mbuge power records
We know we kill it TNS
Gwe anyanula wanzijayo mu katandaalo ye ehh!
Baali banjerega naye yegwe yanzijamu ekyaalo a ahh!
Omukwano kuzanyirira bisigadde bya mu katabo beibeh!
Bino si bya kupangirira
Mbu ate wano kano kafuna ate kali tekafuna
What if I tell to you that I love you
Nti yenze mukyaalo wo mu birooto
Love triangle oba nga azanya ludo
Muzannyo gwa Maradona Ronaldinho
Baby wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana
Nze wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana
Si lugambo, si lugambo
Omukwano gwo gunkunya nga ekyangwe
Nze manyi nti one day
Lulikya nga mukama akumpadde baby boy
Si seka nti oba akaboozi kanyuma
Naye eddoboozi lyo, lye linyonyogera
Bintabula, bimpomera, bimpanvuya bintadde mu kkomera
Onzijukiza omukwano guli ogwa liddo
Nga tuzannya omweeso ne luddo
Twali eri mu love corridor nga tuyimba no buyimba bwa Davido
Nti fia fia burn dem
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana
Nze wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana
What if I tell to you that I love you
Nti yenze mukyaalo wo mu birooto
Love triangle oba nga azanya ludo
Muzannyo gwa Maradona Ronaldinho
Si seka nti oba akaboozi kanyuma
Naye eddoboozi lyo lye linyonyogera
Bintabula, bimpomera, bimpanvuya bintadde mu kkomera
Onzijukiza omukwano guli ogwa liddo
Nga tuzannya omweeso ne luddo
Twali eri mu love corridor nga tuyimba ne obuyimba bwa Burna Boy
Nti yeah yeah
Yeah yeah yeah yeah yeah yeah
Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana
Nze wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana(Nze wankuba enyanda)(Ondi eli munda)
Baby wankuba enyanda

Singers Profile

User
Sheebah Kalungi
7656 profile views | 0 comments
view profile

Sheebah Kalungi most played songs

Sipimika Remix By Yung Mulo F...
Ex By Sheebah Ft Zulitums...
Wakikuba By Sheebah...
Njalwala Remix By Aaronx ft Sh...
Sam Wange By Sheebah Kalungi F...
Did I Die Remix By Hatim And D...
Tosobola By Sheebah...
Wakikuba By Queen Sheebah...
Only Girl By Sheebah...
Nabaleka By Sheebah Karungi...
Nkujjukira By Sheeba Kalungi...
Ayi Sheebah ft Mudra...
John Rambo By Sheebah Kalungi...
Kika Buka By Sheebah Kalungi...
Nkwata Bulungi By Sheebah Kalu...
Neyanziza By Sheebah Kalungi...
Beera Nange By Sheebah Kalungi...
Muwomya By Sheebah Kalungi Ft ...
Mukama Yamba By Sheebha Kalung...
Kansalewo By Seebah Kalungi...
Sweet Sensation By Sheebah Kal...
Try My Love By Sheebah Kalungi...
Empeta BySheebah Kalungi Ft Ki...
Nalwawo By Sheebah Kalungi...
Nze Wuwo By Sheebah Kalungi Ft...
Mummy YoBy Sheebah Kalungi...
Sili Zari By Sheebah Kalungi...
Ekyama By Sheebah Kalungi...
Ninda By Sheebah Kalungi...
Onkutudde By Sheebah Kalungi...
Nkutuse By Sheebah Kalungi...
Watama By Sheebah Kalungi Ft ...
Twesana By Sheebah Kalungi...
Ice Cream By Sheebah Kalungi...
Nkwatako By Sheebah Kalungi...
Ndiwajawulo By Sheebah Kalungi...
Enjala By Sheebah Kalungi...
Omwooyo By Sheebah Kalungi...
Nipe Yote By Sheebah Kalungi...
Empiki By Sheebah Kalungi...