Kabisi Ka Ndagala By David Lutalo

Kabisi Ka Ndagala Lyrics David Lutalo

ohoooo wuuuuu.
baby girl , eheee
Davie Lutalo.
kabisi ka ndagala
konna tukanywa kawoomerera .
honey manya ekibi nze bwenjagala .
nookukola kulema ndebera
bwenkulaba nga ndaluka
nga byonna byensiba biwandagala
omukwankogwo ddala ddagala
nookulya olumu emmere ssiyoya
Alina omumwa ayogera
Nze bwova Wendi baby ndaluka
yadde nga beekaniikirira
Teri akusinga honey ntunula
eheeeee
baby girl , wabula nkwagala ebyaddala haloooo
pretty girl , ye nga nalyoka nenva mu kyalo
eheeeeee
katinno konkutte tonta .
buli wamu wenninnya wookya
njagala kubeera nga wooba
ggw’angabira love empeweeza

CHORUS
tolekera bikole bwotyo
sinnasanga bwezigoolo
Eyali amanyi byonna birooto.
nawona endwadde z’okumwoyo
Nze kanzikalire mu lyato.
ndi mugumu alibonga bwongo

Verse Two

oba bayagala bakolime .
ffe omukwano gwaffe guli mu bire .
ekinugu kibapika batulike .
whuuuuu
bayagala kusanga bisibe .
nga tebamanyi na kumanya gyebiyise
temutuwabula kati mutuleke
ohoo no no no noooo
Ansundira bbongo
love ye entakula mbwongo
omukwano nange mmuwa kkonko
ndi wano nneesunga bu toto
Yalungiwa Akira akaliba k’emmondo
nze yanfuula na zzonto
tuba Waka nga twenzannyira tteppo
ng’ampuusa ku ssupu w’empombo
mheeeee
Nkwagala bwotyo ng’otibula
ng’okola byejo.
Ebibala by’omukwano nga nnyongera kkungula .
ng’okola bwotyo .

Chorus
tolekera bikole bwotyo
sinnasanga bwezigoolo
Eyali amanyi byonna birooto
nawona endwadde z’okumwoyo
Nze kanzikalire mu lyato
ndi mugumu alibonga bwongo

Verse Three
Namatira onsobola
N’omutima gubuguumirira
Love yo mazima teguba
wakola ki okuntamya abalala
Nkizudde bwotapapa
ofuna birungi olya ku mpogola
Beera ng’onjagala …..
Ensulo z’omukwano nga ngogola
Baby ssirikyuka …
Nkijjira ddala munze Munda
Ababi emitwe bazimbya
Lubeerera tuli wamu balimba

 

bazungana nga mpewo
Bamanye , balemesezza njolo
eheeee
bataga nga nkoko.
ffe tubakutule ebiwawaatiro.
Chorus
umhuuuu nananana
umhuuuu nananana

 

Singers Profile

User
David Lutalo
8315 profile views | 0 comments
view profile

David Lutalo most played songs

Mpaawo Atalemererwa By David L...
Babongote By David Lutalo...
Batusosola By David Lutalo...
Byokola By David Lutalo...
Ngondera By David Lutalo...
Nkwale By David Lutalo...
Engumba Zange By David Lutalo...
Nalongo By David Lutalo...
Yesu Ayi Mukama By David Lutal...
Nadikulese Mukyalo By David Lu...
Yankutudde By David Lutalo...
Kapapala By David Lutalo...
Salawo By David Lutalo Ft Jose...
Mubbi Bubbi By David Lutalo Ft...
Mboona By David Lutalo...
So Nice By David Lutalo...
Nkwagalira Ddala By David Luta...
Ffe Byagaana By David Lutalo...
Eat Zote By David Lutalo...
Manya By David Lutalo...
Osanula By David Lutalo...
Holy By David Lutalo Ft Juma M...
Yokoto By David Lutalo Ft Pafe...