Ndaga Lyrics Irene Ntale
Wake up wake up
Make up make up your mind
Hmm hmm
Banange too much love egenda kunzita eeeh
Kanfune egilasi mwenjirembeka
Wuyo wuno bulijjo anzukusa ekilo
Nsonyiwa ebyama ngenda kubyatula
Okimanyi I love you
Nze simanyi byakwekweka
Bwoba nawe bwoli
Kati ndaga mulujudde
Banange public love ewoma
Okumanya ewooma oyinza nojiloota
Sibalimba public love ewoma
Okumanya ewoma laba nze yanyonona
Kati ndaga mulujudde
Nkulage mulujudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliwo kwekweka
Banange public love ewoma
Okumanya ewooma oyinza nojiloota
SWaliwo lwempulira nga nomusayi gugenda kwesiba
Olumu nempulira nga nomutima ogubunya obufofofofo ooh
Wansiba akatambala nkumatira kimanye sibya zaala
Ngenda kusaba ne saala bwokiriza tuzalyo abaanaibalimba public love ewoma
Okumanya ewoma laba nze yanyonona
Kati ndaga mulujudde
Nkulage mulujudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliwo kwekweka
Ba rumormonger bawarminga
Kati ndaga mulujudde
Nkulage mulujudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliwo kwekweka
Sir Dan Magic